By Moses Ndhaye
President we kibiina ekiri kuluda oluvuganya ekya Uganda People’s Congress Jimmy Akena alangiride nga bwagenda okwesimbawo nga president we kibiina nalwakubadde kooti olunaku lwegulo yamuaganye era akakasiza nga bwagenda okuvuganya ku entebe ya president we gwanga si ku ky’obubaka bwa parliament.
Kooti enkulu ounaku lwegulo mu kampala yawade ensala yayo era neragira Akena obutadamu kulondebwa ku bwa president we kibiina wakati wo mwaka 2025 no 2030.
Era ensala eno yaweredwa omulamuzi Bernard Namanya, nga ajiyisa ku emil.
Bwabade ayogerako eri bana mawulire ku kitebe kye kibiina ku Uganda house mu kampala wakakasiza nga bwagenda okwesimbawo era alangiridde nga bwagenda okutuza olukiiko tamiluka okusobola okusalawo kulwekibiina nga July 26th e Kamdini mu district district Oyam era asabye abakwtibwako okubeerawo mubuntu.
