Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Abalwanirizi béddembe basanyukidde okulondebwa kwa Wangadya

Bya Rita Kemigisa Abalwanirizi béddembe lyobuntu basanyukidde okulondebwa kwa Mariam Wangadya nga Nnantebe omugya owakakiiko akalwanirira eddembe lyobuntu mu ggwanga aka Uganda Human Rights Commission. Mu nkyukyuka empya omukulemebeze weggwanga yalonze Wangadya nga Nnantebe wa kakiiko kano okudda mu bigere bya Med Kaggwa eyafa emyaka 3 egiyise. Mukwogerako ne ddembe FM akulira ekibiina kya Legal service providers Network…

Read More

Bukomansimbi ne Kassanda abayizi ba P7 bayise bulungi

Bya Gertrude Mutyaba ne Magembe Ssabiiti , Akulira eby'enjigiriza mu district ye Bukomansimbi Patrick Zziwa ategeezezza nga Bukomansimbi bwekoze obulungi ku mulundi guno okusinga emyaka gyonna ejizze gibaawo. Zziwa agamba nti newankubadde waaliwo okusomoozebwa, abayizi tekyabalobera kuteeka ssira ku kusoma nga kino kimuwadde essuubi nti eby'enjigiriza e Bukomansimbi byanditereera. Zziwa ayongeddeko nti abayizi 111 ku bayizi 3804 abaawandiisibwa…

Read More

Abazadde banenyezebwa ku ky’abaana okukola obubi ebigezo bya PLE-Janet

Bya Damali Mukhaye, Minisita owebyenjigiriza ne byemizannyo Janet Museveni anenyeza abazadde kulwabaana abakoze obubi mu bigezo ebye kibiina ekyomusanvu ebyafulumye olunaku olweggulo. Ebyavudde mu bigezo byalaze nti abayizi mu masomero agobwannanyini bakoze bulungi nyo okusinga abali munkola ya bonna basome Okusinzira ku ssabawandiisi wa UNEB, Daniel Odongo yagambye nti amasomero agobwannanyini okusinga gali mu bibuga. Janet agamba nti…

Read More

Abalwanirira abantu abaliko obuzibu ku bwongo bavudeyo ku byókubatulugunya

Bya Prossy Kisakye Abalwanirira eddemba lya bantu abaliko obuzibu ku bwongo basabye gavumenti eveeyo mangu enonyereze ku bikolwa ebigambibwa okuba nti abantu bano batulugunyizibwa nyo mu bifo gye bajanjabirwa. Kino kidiridde omu ku balwadde bano ategerekese nga Mark Lesile Mudoola okufiira ku ddwaliro lye Butabika Hospital mu mwezi ogwokutaano mungeri etategerekeka ate newatabawo afaayo kumanya bweyafa. Daniel Lubanga omukwanaganya…

Read More

Abatafunye nsimbi zómuggalo mugira mulindako

Bya Prossy Kisakye Ng’ebula ssaawa bussaawa gavt okufundikira entekateka eyokugaba sente emitwalo 10 eri  bannauganda bamufuna mpola abakosebwa omuggalo mu bibuga ne municipaali, minisitule eyekikula kya bantu egamba nti bonna abatekeddwa okufuna ensimbi zino naye nga tebazifunye olwamaanya gaabwe obutakwatagana ne biri ku ndaga muntu babe bagumu bakuzifuna okuyita mu banka. Minisitule egamba nti amaanya ga bantu…

Read More

Abayizi abalenzi bakoze bulungi okusinga abawala mu PLE

Bya Damali Mukhaye Ebivudde mu bigezo bya bayizi abatuula ekibiina ekyomusanvu omwaka oguwedde bilaze nti abaana abobulenzi bakola bulungi okusinga ku banabwe abawala. Okusinzira ku ssabawandiisi wa UNEB, Daniel Odongo, abalenzi batono abagudde. Abalenzi abawera emitwalo 4 mu 4,877 bayitidde mu ddala erisooka songa abawala emitwalo 3 mu 6,987 bebayitidde mu ddaala erisooka. Abalenzi emitwalo 16 mu 3,973 bbo…

Read More

Abamatendekero g’ebyemikono bazeemu okubanja gavumenti

Bya Ndhaye Moses Amatendekero geby’emikono ag’obwannannyini, basabye gavumenti okubalowozaako, babawe ku mirimu gyokuguza gavumenti ebikozesebwa mu kutangira ssenyiga omukambwe. Bwabadde ayogera ne bannamawulire mu Kampala, bano balajanye nti bayita mu kusomozebwa kungi okuva amatendekero gaabwe lwegagagwa omwaka oguwedde, olwa ssenyiga omukambwe. Bagambye nti balina obusobozi ngamatendekero geby’emikono okuguza gavumenti ebikozesebwa okuli masiki, ebidomola, sabuuni, nebirala byebekoledde basobole okuyingiza…

Read More

PLE afulumye, ebyabayizi 2,220 bikwatiddwa

Bya Damalie Mukhaye Ekitongole kyebigezo mu gwanga, Uganda national examination board bategezezza nga bwewabaddewo enjawulo ngabayizi bekyomusanvu abomwaka 2020, bakoze bulungi ko bwogerageranya ku bomwaka ogwayita, waddenga basanga okusomozebwa okwamaanyi olwa ssenyiga omukambwe. Bwabadde afulumya ebyava mu bigezo bya PLE, omukolo ogwategekeddwa mu maka gobwa pulezidenti Entebbe Ssabawandiisi wa UNEB Daniel Odongo, agambye nti ku bayizi emitwalo…

Read More

Ggoobi alayidde okufafagana nabali b’enguzi

Bya Ritah Kemigisa Omuwandiisi owenkalakkalira omugya mu minisitule yebysnimbi eranga ye muwandiisi we’gwanika lyegwanga Ramathan Ggoobi yeyamye nti agenda kuteeka essira ku bwerufu mu nzirukanya y’emirimu nenkwaya ya ssente. Ggoobi yebazizza omukulembeze we’gwanga olw’okumuwa omukisa okuwereza mu kifo ekyo, era agambye nti agenda kukola obutabaliira. Agambye nti kisobokera ddala, egwanga okukulakulana okutuuka mu lubu lwamawanga agali waddewaddeko mu…

Read More

Poliisi erabudde amasomero ku bukujjuko

Ebigezo bya bya PLE ebyomwaka 2020, bigenda kufuluma olwaleero. Minisita webyenjigiriza nemizannyo Janet Museveni yagenda okufulumya ebigezo bino, ng’omukulo gugenda kubeera mu maka gobwa pulezidenti Entebbe. Wabula apoliisi erabudde abakulu bamasomero ku kutegeka ebikujjuko, nti kinaaba kimenya ebiragiro byomuggalo ku ssenyiga omukambwe. Fred Enanga ye mwogezi wa poliisi. Omugatte abayizi emitwalo 74 mu 9,761 bebatuula ebigezo nga ku bano,…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play