Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Ababaka abava e Teso bagala amyuka Ssaabawolereza wa Gavt alekulire

Bya Mike Sebalu, Ababaka ba palamenti abava mu kitundu kye  Teso basabye omumyuka wa ssaabawolereza wa gavumenti Jackson Kafuuzi alekulire ku bigambibwa nti yeeyisa bubi. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire mu palamenti enkya ya leero, Ssentebe wa kabondo omwegatira ababaka bano, era omubaka wa Soroti West, Jonathan Ebwalu agambye nti Kafuuzi yamenya ekirayiro kye eky’obwesigwa bwe yalimba bannamawulire…

Read More

Minisita akangudde ku ddoboozi eri abasanyawo Entobazi

Bya Gertrude Mutyaba, Minisita avunaanyizibwa ku by’obulambuzi, ebisolo by’omunsiko n’ebintu eby’edda Tom Butime alabudde banna Ssembabule okukomya omuze gw’okusanyaawo entobazi ekireetedde ekinyonyi kye ggwanga ekya cranes okukendeera. Mu bubaka bwe bwatisse Minisita Omubeezi ow’ebyolamu era nga ye Mubaka wa Mawogola West, Hanifa Kawooya ku mukolo ogwa Crane Festival oguyindidde ku ssomero lya Kasambya Primary school, mu gombolola…

Read More

Ba sipiika bé bibuga basindikidwa ku alimanda

Bya Ruth Anderah, Abakubiriza bénkiiko mu kitongole kya Kampala Capital City Authority, bavunaaniddwa omusango gw’okwetaba mu lukung’aana olutali mu mateeka. Bano balabiseeko mu kkooti ya Kampala City Hall omulamuzi Edgar Karakire nabasindika ku limanda okutuusa nga March 3rd 2023 lwe banaddamu mu kkooti okuwulira okusaba kwabwe okweyimirirwa. Mu bano kuliko Kasozi Hamuza ow’emyaka 30, sipiika wa Munisipaali y’e…

Read More

Okuwulira omusango gwábakozi ba stanic banka kwongezedwayo

Bya Ruth Anderah, Okuwulira omusango ogwóbubbi oguvunanibwa abakozi ba bank ya Stanbic abagambibwa okwenyigira mu bufere omulamuzi Joan Aciro owa Kkooti erwanyisa obukenuzi agwongezaayo okutuusa nga 16/03/2023. Wabula bano nga bawera abantu 10 nga tebanabuka kkooti balese batadde emikono ku mpapula ezisaba beyimilirwe. Bonna babadde ku alimanda okuva nga 14 oluvanyuma lw’okuggulwako emisango egyeekusa ku bufere, ekobaane n’emirara…

Read More

Poliisi e Kamuli ekubye omukka ogubalagala mu batuuze okutaasa agambibwa okuba omubbi

Bya Abubaker Kirunda, Poliisi mu town council y’e Kasambira e Kamuli ekubye ttiyaggaasi okutaasa omusajja ateeberezebwa okutta muliraanwa abatuuze ababadde bataamye obugo gwebayikidde okwagala okumugajambula. Omwogezi wa poliisi mu busoga north Michael Kasadha ategeezezza nti abatuuze basoose kukuma omuliro mu maka g’omutemu. Ono agamba nti agambye nti poliisi esobodde nokuzikiriza omuliro abatuuze gwe babadde bakumye ku makage. Abatuuze okutaama…

Read More

NRM elabudde okukangavula bamemba abawakanyiza okusalawo kwékibiina e Serere

Bya Rita Kemigisa, Ekibiina kya NRM ekiri mu buyinza kiweze okukangavvula abamu ku bammemba baakyo mu disitulikiti y’e Serere abaawakanya omuntu ekibina gwe kyasimbawo ne baleeta omulala mu kudamu okulonda okugenda mu maaso. Abamu ku bakulembeze b’ekibiina bagaana Phillip Oucor okukwata bendera y’ekibiina kya NRM nga bagala Emmanuel Omoding Okabe yabadda mu kifo kya kitaawe omugenzi Patrick…

Read More

Poliisi ekutte asse Kojjaawe lwa shs 2000

Bya Juliet Nalwooga, Poliisi mu Disitulikiti y’e Kole eriko omusajja agambibwa okukuba kojjaawe n’amutta ku ssente ezisoba mu shs2000 ze yali amuwadde okuzimba ennyumba ey’essubi. Patrick Okema omwogezi wa poliisi mu North Kyoga agamba nti omukwate agambibwa okutta , Jimmy Otim omutuuze ku kyalo Abiropo, ekiri mugombolola ye Ayer mu Disitulikiti y’e Kole. Abatuuze beekozeemu omulimo ne bawalawala…

Read More

Omuliro gusanyizaawo ebintu byábayizi ku Ssomero lya Kisakye e Mengo

Bya Mike Sebalu, Ebintu ebibalirirwamu ssente ezitannaba kutegeerekeka muwendo bisirikidde mu nnabambula w’omuliro ogukutte ebisulo byábayizi bibiri ne ekizimbe okuli yafeesi ze ssomero lya Kisakye Nursery School e Mengo. Essomero lino lisangibwa mita ntono okuva ku katale akakulu e Mengo. Omuliro gwatandise nkya ya leero ng’abaana bonna bali mu kibiina n’ekivuddeko omuliro tebinnaba kutegeerekeka. Ebintu byessomero ne bya…

Read More

Kadaga yewolereza ku mivuyo gyámabati

Bya Rita Kemigisa, Omumyuka wa Ssaabaminisita asoose era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omukago gwa East Africa, Rebecca Kadaga ayogedde ku mivuyo gyókubba amabaati egyawulidwako mu ofiisi ya Ssaabaminisita. Ebiwandiiko biraga nti Kadaga nga yaliko sipiika wa palamenti yafuna amabaati 500. Nga ayita ku mukutu gwe ogwa twitter, Kadaga akakasizza nti yasabye era n’afuna amabaati 250 okuva mu 0ffice…

Read More

Omu kubatta Nagirinya Kkooti emukalize emyaka 40 mu kkomera

Bya Ruth Anderah, Ekiwayi kya Kkooti Enkulu ekikola ku misango egyanaggomola kisindise Isaac Ssenabulya eyakakasa okuba omu kwabo abatta omuwala Maria Nagirinya ne dereeva we Ronald Kitayimbwa mu mbuzi ekogga akulunguleyo emyaka 40. Omulamuzi Isaac Luswata, ategeezezza nga Ssenabulya bweyazza emisango ebiri egy’okutta, ebiri nga gyakubbisa lyanyi n’emilala ebiri nga gyakuwamba nga gyonna awamu ekibonerezo nga gikusse…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play