Skip to content Skip to footer

Bakkabulindi talabiseeko

Bakkabulindi

Minister omubeezi ow’ebyemizanyo  Charles Bakkabulindi talabiseeko mu kakiiko ka palamenti ak’ebyenjigiriza.

Ono abadde yayitiddwa okunyonyola ku by’ekibiina ekiddukanya omupiira mu ggwanga okuwandiisibwa nga kampuni y’obwananyini.

Amyuka ssentebe wakakiiko kano  Jacob Opolot ategezezza nga minister bw’amugambye nti teyafunye kumanyisibwa nti yabadde yetaagibwa mu palamenti.

 

Leave a comment

0.0/5