Skip to content Skip to footer

Cranes eri Morocco

CRanes in Qatar

Tiimu y’eggwanga eya Uganda cranes yatuuse dda mu kibuga Casbalanca ekya Morocco gy’egenda okukwataganira ne Guinea.

Tiimu eno wetwogerera ng’etandise okutendeka  nga yetegekera omupiira guno ogugenda okubaawo olw’okuna

Omupiira guno gwegugenda okusalawo oba Uganda eyitamu okwesogga eza Africa Cup of nations oba Nedda

Uganda yakona okuyitamu okwetaba mu mpaka zino mu mwaka gwa 1970

Leave a comment

0.0/5