Skip to content Skip to footer

Cranes yesunga

micho cranes

Coach wa tiimu yomupiira eya Uganda cranes , Mulitin ‘Micho’ Sredojevic ayagala tiimu ezanyemu omupiira gwomukwaano nga tebanazanya ggwanga lya tanania mumpaka zokusunsulamu abaneetaba mu za Africa ezabazanyira awaka,

 

Micho agamba tiimu gyeyalonze yeetaaga omupiira guno okufuna obumanyirivu nga beeetegekera omupiira gwa Tanzania.

 

Ye omuteebi wa club ya vipers , Ceaser Okhuti omupiira guno taguliimu olwobuvune.

Leave a comment

0.0/5