Skip to content Skip to footer

Empaka za Africa- tiimu zesunga

AFCON

Tiimu kkumi na mukaaga olwaleero zitandika ensitaano y’okuwangula akakadde ka doola ka doola akamu n’ekitundu eri anawangula ekikopo ky’amawanga ga Africa

Abanakoma ku quarter final bakufuna doola emitwalo 60

Omupiira ogusookawo guli wakati w’abakyaaizza empaka zino aba Equatorial Guinea ne Congo ku ssaawa emu

Omulala gutandika ku bbiri ez’ekiro nga guli wakati wa Burkina Faso ne Gabon.

Leave a comment

0.0/5