Skip to content Skip to footer

FIFA esongeddwaamu olunwe ku World Cup

Blatter

Okunonyereza ku nguzi egambibwa okufumbekera omulimu gw’okulonda anakyaaza empaka z’ekikopo ky’ensi yonna zeyongeddemu kigoye wezinge

Kati omu ku bakulemberamu okunonyereza atankanye okunonyereza kuno.

Omusajja ono ng’ayita mu munnamateeka we Michael Garcia agambye nti alipoota eyakolebwa FIFA erimu ebituli bingi

Alipoota eyakolebwa FIFA yejjereza eggwanga lya Russia ne Qatar,abagenda okutegeka empaka zino mu mwaka gwa 2018 ne 22

Alipoota eno yejereeza FIFA kyokka ng’omukulu ono agamba nti byonna sibituufu era byalimu enguzi

Leave a comment

0.0/5