Skip to content Skip to footer

Muna-uganda akayiseeko

musagala

 

Okuvaako mu kibuga Glasgow ekya Scotaldn mu mpaka za Common wealth, Winnie Nanyondo ayiseewo okutuuka ku ziddirira ezakamalirizo mu misinde gye Mita 800

Nanyondo akutte kyakubiri mu misinde gino ate nga mugy’abasajja  Ronald Musagala nate ayiseewo.

Mu mizannyo gino, Australia y’ekyakulembedde n’emidaali 106

Leave a comment

0.0/5