Skip to content Skip to footer

Rooney ye Kaputeni wa Bungereza

Rooney new captain

Muyizi tasubwa wa Manchester United Wayne Rooney alondeddwa nga kaputeni wa Bungereza omudda

Rooney ow’emyaka 28 alondeddwa omutendesi wa Bungereza Roy Hodgson.

Ono azze mu kifo kya munna Liverpool, Steven Gerrard eyalekulira oluvanyuma lwa Bungereza okuwandulwa mu mpaka z’ekikopo ky’ensi yonna

Rooney yakateeba goolo 40 mu mipiira 95 gyeyakasamba nga ne mu United, era yalondebwa okubeera Kaputeni omutendesi omuggya Lius Van Gal.

Rooney agambye nti takirowoozangako nti asobola okufuuka kaputeni wa Bungereza kyakka ng’omulimu ajja kugukola n’omutima gumu

Leave a comment

0.0/5