Skip to content Skip to footer

URA yakufuna ekisaawe

URA club

Team ya Uganda Revenue Authority olunaku lwa leero etongozza enteekateeka ey’okuzimba ekisaawe ky’omupiira,ekigenda okutuuza abantu 25,000 e Bugema.

Bwabadde ayanjula enteeka teeka eno,akulira club eno Ali Sekatawa ategezezza nga ettaka lino bweriweza acres 10.

Ssekatawa agambye nti kuttaka lino bagenda kuzimbako ebisaawe  ebyokutendekebwako era nga bakolaganira wamu ne district ye Luwero kwosa nabakulembeze bekitundu kyebugema.

Leave a comment

0.0/5