Olutalo ku musujja gw’ensiri lwongeddwaamu ebbugumu. Obutimba bw’ensiri obusoba mu bukadde 21 bwebugenda okugabwa okwetoloola ebitundu by’eggwanga ebitali bimu Ono yoomu ku kawefube w’okukuza olunaku lw’okuwanyisa omusujja gw’ensiri.