Skip to content Skip to footer

Abazaalisa bakwongerwaako

midwives

Enteekateeka zikoleddwa okwongera ku basawo abazaalisa mu ggwanga.

Okunonyereza kulaga nti Uganda erina abazaalisa 44000 bokka.

Akulira okuwandiisa abasawo abazaalisa John Wakida, akkiriza nti ddala kituufu abazaalisa tebamala kale  nga basaana okwongerwako.

Wabula ate ono ategeezeza nga gavumenti bw’etandise kawefube ow’okuwandiika abasawo abalala.

Leave a comment

0.0/5