Skip to content Skip to footer

Abazungu basemberedde okufuna eddagala eriwonya siriimu

siriimu

 

Ekifananyi kino kya BBC

Abasawo abaludde  nga bayiiya engeri y’okujjanjabamu akawuka ka mukenenya baliko webatuuse bwebayambye abalwadde 12 ababadde bakafuna akawuka okuwona

Kino kireeseewo essuubi nti abantu banakoma okumira eddagala buli lunaku ate nebasigala ngabalamu

Abalwadde abakoleddwako okunonyereza kuno bagyiddwaako omusaayi nebakubwaamu eddagala lino

Bano balondoddwa era okuddamu okukeberebwa ngabawonye

Leave a comment

0.0/5