Skip to content Skip to footer

Bannayuganda abalwadde b’emitwe bandifuna ku buwerero

File Photo: Abasaawo mu dwaliro
File Photo: Abasaawo mu dwaliro

Bannayuganda abalwadde b’emitwe bandifuna ku buwerero oluvanyuma lw’ebbago ly’etteeka ku balwadde b’emitwe okwanjibwa mu palamenti wiiki ewedde.

Minisita omubeezi ow’obujanjabi obusokerwako Dr Chris Baryomunsi agamba nga limaze okufuuza etteeka, obujanjabi bw’abalwadde bn’emitwe bwakubeera bwangu kwetuusako.

Leave a comment

0.0/5