Skip to content Skip to footer

Okujingirira ebiwandiiko bya Mukenenya

HIV victims

Akakiiko akakola ku bulwadde bwa mukenenya kavumiridde eby’okuguza abantu ebiwandiiko ebiraga nti tebalina mukenenya

Okunonyereza okwakolebwa aba BBC kwalaga nti bannayuganda bangi  abasaba emirimu ebweru oba nga bagenda okufumbirwa bagula ebiwandiiko ebitali byaabwe

Ssentebe w’akakiiko ka mukenenya, Propf Vinand Natulya agamba nti ebikolwa nga bino byolese okuwanika omuwendo gw’abantu abalina mukenenya

Ono agamba nti ebikolwa nga bino era bikosa olutalo lw’awamu ku mukenenya

Leave a comment

0.0/5