Skip to content Skip to footer

Okunyiiga kulwaaza

Okunyiiga

Obadde okimanyi nti okunyiganyiiga bulwadde.

Omusawo  w’emitwe mu ddwaliro ekkulu e Mulago, Dr Samuel Mugamba agamba nti abantu abanyiiga amangu babeera n’obuzibu mu mbeera zaabwe era kibakoseza ddala.

Dr Mugamba agamba nti omuntu okunyiiga kimuviirako okusiba emisuwa , okulumwa omutwe n’omutima okukuba ennyo eky’obulabe ennyo eri obulamu

Wabula omusawo ono agamba nti ssinga omuntu amanya engeri y’okwewalamu okubeera n’akasunguyira kisobola okumutaasa

Leave a comment

0.0/5