Skip to content Skip to footer

Okuwona okufuluuta yimba obuyimba

 

Snoring womanObadde okimanyi nti okufuluuta kusobola okukendeera ssinga omuntua beera ng’ayimba yimba

Abasawo bagamba nti okufuluuta kuva mu misuwa gy’emimiro okubeera emigumu nga buli Muntu lw’ayimba gigonda n’atafuna muzibu mu kufulumya mukka mu kussa

Bino byazuuliddwa oluvanyuma lw’abafuluusi okukunganyizibwa nebabakolako nga basiiba bayimba era bazze batereera mpola

Eyakulembeddemu okuyimbisa abantu bano agambye nti kyamusanyudde okulaba ng’abantu bano tebakyafuluuta ate abamu nga bafuluuta kitono.

Leave a comment

0.0/5