Skip to content Skip to footer

Omusaayi tegumala mu ggwanga

blood shortage

Eggwanga lyetaaga yuniti z’omusaayi lukumi buli mwezi okumalawo ebbula ly’omusaayi mu ggwanga

Akulira ekitongole ekikola ku kugaa omusaayi ekya Uganda Blood Transfusion services Dr. Dorothy Kyeyune agamba nti ku guno bafuna yuniti 800 zokka

Kyeyune agamba nti  omusaayi gwebakungaanya ebitundu 60 ku kikumi baguwa baana ng’abasinga babaeera n’omusujja gw’ensiri

Agamba nti buli mwaka beetaga yuniti z’omusaayi emitwalo 34 buli mwaka okuba obulungi

Leave a comment

0.0/5