Skip to content Skip to footer

Omusujja gw’ensiri gufuuse ensonga

Malaria

Wadde nga gavumenti eyongedde amaanyi mu kulwanyisa omusujja gw’ensiri, okunonyereza kulaga nti omusujja gukyayongera okubala bannayuganda embiriizi.

Omukugu mu by’obulmu okuva mu ddwaliro lya  Princess Diana health center 4 mu disitulikiti ye Soroti Paul Ocmar agambye nti abalwadde ebitundu kyenda ku kikumi byebafuna

Ono agambye nti gavumenti erina okwongera amaanyi ku ngeri y’okwewalamu obulwadde buno.

Kigambibwa nti abantu abasoba mu mitwalo 10 ng’abansinga baana beebafa omusujja gw’ensiri mu ggwanga buli mwaka.

Leave a comment

0.0/5