Okunywa giraasi z’omwenge ezisukka mu ssatu aba awanika emikisa gye egy’okugejjulukuka
Kino bw’okubisaamu wiiki kitegeeza nti omuntu aba yeeyongerako gulaamuzi 900
Okunonyereza kuno kwakoleddwa ku bantu emitwalo 2,042
Kino kiva ku nsonga nti abantu abanywa omwenge bagaala nnyo okulya ate nga balya mmere nkolerere
Wabula ate abakugu abalala bagamba nti okunonyereza kuno kwatambulidde ku bulamu bw abantu sso ssi sayansi by’agamba