Skip to content Skip to footer

Poliyo kati wa mpiso

Polio

Minisitule y’ebyobulamu yakutandika okugema obulwadde bwa poliyo ng’ekozesa empiso

Luli abaana babadde batonyezebwa ddala mu kamwa

Akulira eby’okugema mu minisitule y’ebyobulamu  Dr. Robert Mayanja agamba nti okuva mu gw’omwenda omwaka guno, abaana abali wansi w’emyaka etaano bakukubwa nga mpiso.

Agamba nti gavumenti emaze okufuna akawumbi kalamba okutandika okusomesa abantu ku nkola eno.

Leave a comment

0.0/5