Skip to content Skip to footer

Abalimi balabuddwa ku ky’okutunda emere okugyemalako.

Bya Ben Jumbe.

Minister akola ku by’obulimi n’obulunzi omukulu Vincent Ssempija  alabudde abalimi bannayuganda okwewala okutunda buli kamere kebalina, kubanga enjala eyinza okubazingako akadde konna.

Ono waavirideyo nga abalimi ba uganda nadala abalina kasooli bamutunda okumulawo, neberabira enjala eboolekedde gyebujja.

Kati minister agamba nti buli alima emere ey’okutunda agwana asooke kufa ku bantube kyebagenda okulya, olwo alyoke atunde.

Leave a comment

0.0/5