Skip to content Skip to footer

Abasuubuzi bakonkomadde

South Sudan rains

Ebikumi n’ebikumi byabasubuzi bakyakonkomalidde ku nsalo ya Uganda ne Sudan olw’enkuba efudemba obutasalako.

Enguudo okuli oluva e   Atyak – Nimule terukyayitikamu nga n’emmotoka zikwamye olw’okusalwako amazzi.

Okusinziira ku sabawandiisi w’ekibiina ekigatta, abavuzi ba zi baasi abakolera e South Sudan  Willy Katende, abantu batandise okwonoona mu mazzi gano nga kati waliwo okutya nti endwadde eziva ku bujama zandibalukawo.

Wano w’asabidde gavumenti ensonga okuziyingiramu nga embeera tenasajjuka.

Leave a comment

0.0/5