Skip to content Skip to footer

Abasuubuzi mu USAFI bacacanca

USAFi-Mkt

Ng’aba taxi bakaaba USAFI ate bbo abasuubuzi bazina gudikudde

Kampala capital city authority olunaku lwajjo yasengudde siteegi za taxi 16 mu kawefube w’okukendeeza ku mujjuzo mu paaka enkadde

Abataxi kino akivumiridde era nga n’olwaleero batabuse olw’akanyigo nga teri makubo ekyongedde okubakalubuliza emirimu

Ezimu ku siteegi ezasenguddwa kuliko , Makindye, Kasanga, Kawuku, Namulanda stages n’endala nyingi

Bano wabula nga bakaaba abasuubuzi bagamba nti batandise okufuna essuubi nti bakufuna ku ba kasitoma

Leave a comment

0.0/5