Skip to content Skip to footer

Abatunda emmere babayodde

food in Kaveera

Abatunda emmere abasoba mu 15 beebayoleddwa mu kibuga olunaku lwaleero

Amyuka omwogezi wa KCCA, Robert Kalumb agamba nti abakyala bano bakwatiddwa lyakukolera mu bifo bijama

Kalumba agambye nti bagaala abantu bano bave mu bifo ebikyaamu kubanga kati babateerawo obutale

Bino bizze nga KCCA era yakaggala emidaala egitunda emmere egisoba mu 200 mu bitundu bye Kinnamwandu, Arua Paaka ne Nebbi Paaka mu kibuga wakati

Leave a comment

0.0/5