Skip to content Skip to footer

Akatale ka USAFI kakyaali kakalu

USAFi-Mkt

Abatembeyi ku makubo basabiddwa okugenda mu katale ka USAFI okukkalabya egyaabwe nga teri abakuba ku mukono

Amyuka omwogezi w’akatale kano Mohammed Segwaanyi agamba nti emitwalo 150 gikyaali mikalu

Ono agamba nti bakyayogeraganyaamu ne bannanyini katale okulaba nti bakendeeza ku nsimbi ezisasulwa buli mwezi.

Mu kadde kano abasuubuzi basasula emitwalo 8 buli mwezi kyokka nga bangi zibalema olw’obungi.

Leave a comment

0.0/5