Skip to content Skip to footer

AMafuta g’ettaala gandisigala ku buseere

fuel pump

Ebbeeyi y’amafuta g’ettaala yandisigala waggulu yadde nga emisolo gyagiddwaawo.

Minisita akola ku by’ensimbi Maria Kiwanuka agamba nti gavumenti terina kya maanyi ky’eyinza kukola kukendeeza mafuta kubanga emiwendo gitambulira ku bwetaavu bw’ekintu

Gavumenti wabula yasazeewo okujjawo omusolo ku mafuta g’ettaala oluvanyuma lw’abantu abatali bamu okuguwakanya

Kiwanuka agamba nti omusolo ogwandivudde ku mafuta baali bakugulamu solar mu byaali nga kati balina okuyiiya ekipya

Leave a comment

0.0/5