Skip to content Skip to footer

Bekeeri eggaddwa lwa Bujama

Bakery

Aba kampala capital city authority olwaleero bagadde bekeeri ya Mini Bakeries ng’eno y’ekola omugaati hw SUPA LOAF

Obuzibu bwonna buvudde ku bujama.

Amyuka omwogezi wa KCCA, Robert kalumba agamba nti abakola ku bekeeri eno babadde bambala bubi okusinziira ku byobulamu,aye nga n’ekifo kyenyini kijama nga ne kabuyonjo nkyaafu

Kalumba agamba nti aba bekeeri eno baali babalabula dda naye nga tebakyusaako

 

Leave a comment

0.0/5