Skip to content Skip to footer

E juba emirimu gizzeemu

south sudan

Abasuubuzi abakolera mu ggwanga lya South Sudan bategeezeza nga emirimu bwegigenze gidda mu nteeko ,newankubada abaguzi bakyali batono.

Akulira ekibiina ekitaba abagoba b’ebimotoka ebitambuza eby’amaguzi  Bylon Kinene, atubuulide nti mu kibuga Juba emirimu gigenda bulungi.

Kinene agamba nti bannayuganda abaliyo nabo betaaya awatali kutya kubanga kati olutalo lwadda mu byaalo

Leave a comment

0.0/5