Skip to content Skip to footer

Ebiri e South Sudan bikosa Uganda

SOUTH SUDAN,KCB burnt

Banka enkulu mu ggwanga erabudde nti okulwanagana mu ggwanga lya South Sudan kwandikosa ebyenfuna bya Uganda.

Akulira banka eno, Emmanuel Mutebile agamba nti emmere Uganda gy’ensindika mu South Sudan ekendedde ate ng’abadde evaamu omusolo oguwera.

Yye akulira eby’okunonyereza ku banka eno, Adam Mugume agamba nti n’ebyobuzimbi byakukosebwa nnyo kubanga bingi ebikozebwa mu ggwanga eryo biva wano

Leave a comment

0.0/5