Skip to content Skip to footer

KCCA efiirwa buwumbi

Yusuf Nsibambi

Ekitongole kya KCCA kifiirwa obuwumbi 3 buli mwezi okuva lwekyaggala ofiisi z’ekitongole ekikola ku by’ettaka

Bino byogeddwa akulira ekitongole kino Yusu Nsibambi bw’abadde alabiseeko mu kakiiko akabuuliriza ku kiwandiiko ekya ba kansala abagaala loodimeeya egyibweemu obwesige

Nsibambi agambye nti akulira abakozi mu kampala Jennfier Musisi yayita dda w’alina okukoma ekikosezza emilimu gyaabwe

Nsibambi agamba nti bamunyigirizza nnnyo ng’atuuse n’okwooya okulekulira ekifo kino

Leave a comment

0.0/5