Skip to content Skip to footer

Okulunda enjuki kufibweeko

Bee keeping

Abalunzi be Njuki basabye parliament eyise eteeka Erirungamya omulimu gwaabwe .

Abantu abasoba mu kakadde kamu beebalunda enjuki kyokka nga bano tebalina tteeka libalambika.

Akulira ekitongole kya National Apiculture Development Organisation Dickson Biryomumaisho agambye nti bagaala etteeka lino liwalirize gavumenti  okuteeka ensimbi mu kulunda enjuki.

Ono era agamba nti okulunda enjuki kulimu ebintu bingi era nga kusobola okuyamba embeera z’abantu ssinga kussibwaako omulaka

Leave a comment

0.0/5