Skip to content Skip to footer

Olukungaana lwa NTV olw’ebyobusubuzi lutandise

Bya ssebuliba samuel

Ssabaminisita we gwanga Dr Ruhakana Rugunda alaze obwetaavu, okubeera nokukubaganya ebirowoozo okwa namaddala, ate okwebuziba ku byenfuna bya Uganda.

Dr Rugunda bino abyogeredde mu lukungaana lwebyenfuna, olwa NTV economic summit olwomulundi ogwokusattu olukyagenda mu maaso, ngessira baalitadde ku nkulakulana etondawo emirmu.

Okusinziira ku Ssabaminista ba nekolera gyange, bakola kinene nnyo mu kutumbula ebyenfuna bye gwanga kalenga betaaga okuteeka ku mwanjo.

Ate minister owebyensimbi Matia Kasaija, agambye ti ddala ba nekolera gyange betaaga okukwatagana ne gavumenti  okutegekera abavubuka abangi mu gwanga abatalina mirmu.

Leave a comment

0.0/5