Skip to content Skip to footer

Temutulugunya ba taxi

Taxis parked

Omubaka akiikirira abantu be Makindye mu Buvanjuba,alumbye ekitongole kya KCCA olw’okutulugunya abantu

John ssimbwa agamba nti bukyanga KCCA esengula emmotoka ezaali zisimba ku cooper complex n’ezitwala ku USAFI, waliwo okutulugunya kwa maanyi okugenda mu maaso

Ssimbwa agamba nti abasirikale ba KCCA bayonoona taxi a’abantu n’okubakwata nga babakaka okudda ku USAFI ekintu ekikyaamu

Wabula yye akulira ebakozi mu Kibuga Jennifer Musisis agamba nti omubaka ono nga tannawaaba mu palamenti, asooke abaloopere babeeko nekyebakola mu butongole.

Leave a comment

0.0/5