Skip to content Skip to footer

Tetujja kuzizza

Owino

Abasuubuzi b’omukatale ka St Balikuddembe basekeredde gavumenti ku ky’okuzzaayo obuwumbi 10 obwabaweebwa mu bibiina byaabwe eby’okwekulakulanya.

Kino kiddiridde omuwabuzi wa president ku by’obufuzi  Moses Byaruhanga, okulabula abasuubuzi bonna n’abavuzi ba bodaboda abazifuna okuzisasula mangu.

Ssentebe w’ekibiina kya  St. Balikkudembe saving and credit society, John Baptist Kivumbi, agamba, buli omu yafuna emitwalo 30,000 gyokka ,president  bweyali anonya akalulu mu 2011 era babawa buwi sso ssi kubawola.

 

Leave a comment

0.0/5