Skip to content Skip to footer

UMEME egende-bannakyeewa

powerlines

Eky’okusazaamu endagaano y’ekitongole ky’eyamaanyalaze ekya UMEME kikyagyamu abantu abenjawulo omwasi.

Kino kiddiridde palamenti okuwa amagezi endagaano y’abano esazibwemu lwabutatukiriza bulungi mirimu gyaabwe.

Kati sentebe w’ekibiina ekigatta abakozesa ebintu mu ggwanga  Mulwani Taminwa agamba endagaano eno yetaaga okuddamu okwekebejebwa.

Ono era ayagala okunonyereza kwabo bonna abetaba mu kuteeka omukono ku ndagaano eno.

Ababaka ba palamenti  baasalawo ntio ddal UMEME emirimu gibalemye ye ssaawa ebivemu.

Leave a comment

0.0/5