Omuwuzi, Jamirah Lukunse alondeddwa nga munnabyamizannyo w’emyezi gw’okuna. Omuwala ono ow’emyaka 16 ayiseemu nga tewali kuvuganya ne bannabyamizannyo abalala abasiimiddwa. Abalala kuliko Ronald Mugula eyawangula empaka z’ebikonde omwezi oguwedde