Skip to content Skip to footer

Palamenti esiimye banabyamizanyo abaawangula emidaali.

Bya Kyeyune moses

Olunaku olwaleero Parliament esiimye banabyamizanyo ba Uganda abagenda okukiika mu mpaKa z’amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza okukakana nga batuweesezza ekitiibwa.

Bano webaviirideyo nga omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni  yakamala okukyaza bano e Ntebe  naasiima kyebaakolera egwanga.

Ekiteeso ekisiima bano kireteddwa omubaka we Ajuri Hamson Obua nekisembebwa omubaka we  Bukedea Annita Among.

Mukwogera omubaka Obua  agambye nti eby’emizanyo mu Uganda biraga esuubi, kale nga government egwanga kubyongeramu maanyi okusobola okutinta.

 

Leave a comment

0.0/5