Skip to content Skip to footer

Akajogoli ka laavu asembye nako

bawukanye

Omusajja awandikidde bba ebbaluwa eyoleka emirundi gyebakegatta ebintu bimukyukidde ate omukyala bw’anyiize obunyiizi

Omusajja ono kino akikoze okusanyusa mukyala we abadde agenda Safari ng’alaga n’emirundi gy’abadde amwesulubabba

Kino akikoze okumulaga nti asobola okulinda nga taliiwo kubanga era alinda yadde nga waali.

Omukyala ategeddemu birala era olupappula luno bba lw’amuwerezza ku ssimu ng’agenda ku kisaawe lumucankalanyizza okukkakkana ng’akubidde bba n’amugugumbulula okumuteeka mu kifananyi nti tamumatiza

Kati gwe ayiiya okukola omujogoli bw alaavu wandibadde wegendereza okulaba nti ate tokola kanatta bintu

Leave a comment

0.0/5