Skip to content Skip to footer

Alidde ekigere ky’omuntu

Toe eating

Omusajja alidde akagere k’omuntu mu baala atanziddwa doola ebikumi bitaano

Akagere kano kabadde kasuuuliddwa mu mwenge nga bw’eri enkola ku ggwnaga lya Canada mu kibuga Dawson.

Mu kibuga kino abaayo , wabaawo empaka ng’omuntu anyway omwenge guno okutuuka lweguggwaamu akagere kano nekakoona ku mimwa gye kyokka ng’ono yye olumutuuse ku mimwa n’akalya

 

Abategeka empaka zino bbo nakati bakyeralikirira nga beebuza gyebagenda okuggya akagere akapya

 

Leave a comment

0.0/5