Skip to content Skip to footer

Awasizza goonya

Awasizza goonya

Meeya mu kibuga kya San Pedro ekisangibwa mu mu ggwanga lya Mexico asazeewo kufumbirwa ggoonya ku mukolo makeke ogusombodde abampi n’abawanvu

Omugole omukazi nga ye goonya ayambadde olugoye nga lweeru era obwedda abagenyi balwana bulwaanyi okuzinako naye

Goonya eno egambibwa okuba ng’eva mu lubu olulangira

Meeya ono agambye nti musanyufu okusiba empeta omumbejja wa goonya era lwelunaku olw’akasinga okumusanyula mu bulamu bwe

Leave a comment

0.0/5