Skip to content Skip to footer

Ayingidde mu Kkomera ng’aliyita bbaala

Woman in prison

Omukyala enzaalwa ya America abadde atamidde akwatiddwa bw’ayingidde ekkomera ng’aliyita baala.

Omukyala ono atatuuddwa mannya kyokka nga wa myaka 39 abadde agenze mu bbaala kukima lulenzi lwe nga luno lwamusuubizza nti bakusisinkana mu bbaala

Omukyala basoose kumuwulira ng’awunya omwenge kyokka bagenze okumussaako kawunyemu nga takyalina na maanyi gakafuuwa olwo nebasiba

Leave a comment

0.0/5