Skip to content Skip to footer

Azuukidde akaaba mpewo

Azuukidde

Omukyala enzaalwa ye Poland eyalangirira nti afudde azuukidde akaaba mpewo.

Janina ow’emyaka 91 amaze essaawa 11 mu ggwanika oluvanyuma lw’abasawo  okukakasa nti afudde

Wabula ababadde mu ggwanika kibaweddeko okulaba omusajja ono ng’atandise okwekyuusa

Ababadde ewaka nga bali ku bibakuli bya buugi ne kabalagala kibaweddeko okulaba ng’omukyala ono bamukomezzaawo nga yenna akankana ayagala sweeta

Leave a comment

0.0/5