Skip to content Skip to footer

Ebbaala efuuse kabuyonjo

toilet bar

Mu nsi eno buli muntu ayiiya w’ajja ssente okweyimirizaawo

Mu kibuga kalifoniya omusajja asazeewo ebbaala ye kugiteekamu ntebe eziringa kabuyonjo

Buli kimu okuviira ddala ku ntebe, esowani, ebijiiko, nebirala byonna ebyatereddwa mu baala eno byakoleddwa mu kifananyi kya kabuyonjo.

Kati kuba ekifananyi nga omwenge oguwutiibwa mu giraasi efanana nga kabuyonjo.

Ba kasitooma beeyunira ebbaala enoabasinga bajja kulaba ku kyebatalabangako era gyebigweera nga banywedde olwo ssnete neziyingira

Leave a comment

0.0/5