Skip to content Skip to footer

Ebibumbe biwanuddwaayo

naked sculpture

Mu china ebibumbe 2 nga biri bwerere biwanuddwa ku kifo ekiribwaamu emmere  ekimu lw’abantu kwekubira enduulu mu b’obuyinza.

Ebibumbe bya ba Budha bino nanyini kiriiro yali yabiwanika ku kasolya k’ekiriro kye wabula banansi bategezezza nti kuno kujooga kwenyini okwambula Budha abantu abangi gwebakiririzamu n’okugoberera ediini ye.

Ebibumbe bino bibadde bibiri nga byakula ne biwola.

Leave a comment

0.0/5