Skip to content Skip to footer

Enkoko zakusala enguudo awatali kutya

Chicken get jackets

Waliwo akagero akagereesa mu lungereza nga lubuuza nti enkoko yasazeeko etya oluguudo.

Ekibuuzo kino ssikyakuddamu kubuuzibwa mu ggwanga lya America anti waliwo obujaketi obuleeteddwa nga buno bwambazibwa enkoko.

Obujaketi buno buli mu langi ezaaka era nga bwefananyirizaako bw’olaba ng’abapoliisi bambadde okulambika emmotoka ezitambula

Akajaketi kano kagula pawunda 12 kaleeteddwa kukendeeza bubenje enkoko mwezifiirwa

Leave a comment

0.0/5