Skip to content Skip to footer

Ensonga eziyinza okukyaaya mu bungereza

Man with phone in bed, looking at woman asleep

Abantu bakyaawa abagaalwa baabwe olw’ensonga ezitali zimu .

Gwe gy’okyayira bba wo oba mukyala wo olw’ebwenzi, e Bungereza kizuuliddwa nti omuntu okusanga munne nga tazizzaako kisanikira kya kabuyonjo kimala okumukyaawa

Yye gwe obadde okimanyi nti mu Bungereza, obutayoleza muganzi wo kagoye k’akolerako dduyiro kiyinz aokukukyayisa.

Okussa ennyo, n’obutasala njala zeezimu ku nsonga lwaki abantu bakyaawa abagaalwa baabwe.

Abakyala  n’abasajja  abasoba mu 1900 beebetabye mu kunonyereza kuno

Leave a comment

0.0/5