Skip to content Skip to footer

Eyabula kimuweddeko

Grave flowers

Omuvubuka abadde yabula okuva ewaka okumala ebbanga kimuweddeko bw’asanze bakadde be nga bali ku malaalo bamusabira

Bakadde be baali bamanyi nti yafa oluvanyuma lw’okuweebwa omulambo gw’omuvubuka gwebasanga ku kkubo ng’atandise okuvunda ate nga mu biseera ebyo owaabwe yali yamubula era baziikamu oyo

Okuva olwo babadde baleetaganga ebimuli nebabissa ku malaalo ge era nga nakati kyebabadde bakola

Omuvubuka ono ow’emyaka 38 ayise maama we nti maama kyokka ng’ono olumukubyeeko amaaso azirise buzirise

Bano bamu ggwanga lya Poland

Leave a comment

0.0/5