Omusajja eyakwata embuzi kimuweddeko mu kooti embuzi eno bw’emulumirizza nga bweyagikabasanya
Embuzi eno ereeteddwa ng’obujulizi era ng’eyimiriddewo ng’omusango gugenda mu maaso.
Omusajja ono ategerekeseeko erya Gona obwedda yebwaarabwaala ng’atunuulira embuzi era nebamusingisa omusango guno bw’atyo n’akaligibwa emyaka kkumi mu kkomera.
Ono omusnago yaguddiza mu kibuga Mombasa